Alagirira omuntu ku mukutu jw.org mu São Paulo, Brazil
Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okuyamba abafumbo?
Ekyawandiikibwa: Bak 3:12
Eky’okulekawo: Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okuyamba abazadde?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okuyamba abazadde?
Ekyawandiikibwa: Bak 3:21
Eky’okulekawo: Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okuyamba abavubuka?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okuyamba abavubuka?
Ekyawandiikibwa: Nge 2:11
Eky’okulekawo: Lwaki amagezi agali mu Bayibuli gakola ekiseera kyonna?