LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Agusito lup. 4
  • Yigira ku Lugero Olukwata ku Mina Ekkumi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yigira ku Lugero Olukwata ku Mina Ekkumi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Yigira ku Lugero Olukwata ku Ttalanta
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Olugero Olukwata ku Mina Ekkumi
    Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
  • Ayigiriza ku Bunyiikivu—Ttalanta
    Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
  • Onoosigala ng’Oli “Bulindaala”?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Agusito lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 19-20

Yigira ku Lugero Olukwata ku Mina Ekkumi

19:12-24

Mukama w’abaddu, abaddu, n’ensawo za ssente

Ebyogerwako mu lugero luno bikiikirira ki?

  1. Omusajja eyawa abaddu ssente akiikirira Yesu

  2. Abaddu bakiikirira abagoberezi ba Yesu abaafukibwako amafuta

  3. Ssente omusajja ze yawa abaddu zikiikirira enkizo ey’okufuula abantu abayigirizwa

Olugero luno lulaga ekisobola okubaawo singa Abakristaayo abaafukibwako amafuta batandika okweyisa ng’omuddu omubi. Yesu asuubira abayigirizwa be okukozesa obulungi ebiseera byabwe, amaanyi gaabwe, n’ebintu byabwe, okufuula abantu abayigirizwa.

Nnyinza ntya okukoppa Abakristaayo abaafukibwako amafuta mu mulimu gw’okufuula abantu abayigirizwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share