EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 1 TIMOSEEWO 4-6
Okwemalira ku Katonda oba Okuluubirira eby’Obugagga
Ebyawandiikibwa bino biraga bitya nti tuba basanyufu bwe twemalira ku Katonda mu kifo ky’okuluubirira eby’obugagga?
Lwaki tekisoboka kwemalira ku Katonda n’okuluubirira eby’obugagga mu kiseera kye kimu? (Mat 6:24)