Musa ne Alooni nga bali mu maaso ga Falaawo
Bye Tuyinza Okwogerako
●○ OMULUNDI OGUSOOKAa
Ekibuuzo: Ddala tuli mu nnaku ez’enkomerero?
Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:1-5
Eky’okulekawo: Kiki ekinaabaawo oluvannyuma lw’ennaku ez’enkomerero?
○● OKUDDIŊŊANA
Ekibuuzo: Kiki ekinaabaawo oluvannyuma lw’ennaku ez’enkomerero?
Ekyawandiikibwa: Kub 21:3, 4
Eky’okulekawo: Kiki kye tulina okukola okusobola okubeera mu bulamu obulungi Katonda bwe yasuubiza?
a Okutandika n’omwezi guno, ekitundu Bye Tuyinza Okwogerako kijja kubeerangamu omulundi ogusooka n’okuddiŋŋana byokka.