LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Ddesemba lup. 4
  • Bye Tuyigira ku Mateeka Agakwata ku Bulwadde bw’Ebigenge

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyigira ku Mateeka Agakwata ku Bulwadde bw’Ebigenge
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Similar Material
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Asaasira Omugenge era Amuwonya
    Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
  • Obadde Okimanyi?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2016
  • Okulondawo eby’Okwesanyusaamu Ebirungi
    ‘Mwekuumire Mu Kwagala Kwa Katonda’
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ddesemba lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBY’ABALEEVI 12-13

Bye Tuyigira ku Mateeka Agakwata ku Bulwadde bw’Ebigenge

13:4, 5, 45, 46, 52, 57

Emisingi egiri mu mateeka agakwata ku bulwadde bw’ebigenge, gituyigiriza ki ku kukuuma enkolagana yaffe ne Yakuwa nga nnywevu?

  • Yakuwa yayamba bakabona okumanya engeri y’okuzuulamu amangu obulwadde bw’ebigenge. Leero, abakadde mu kibiina banguwa okuyamba oyo yenna eyeetaaga obuyambi mu by’omwoyo.​—Yak 5:14, 15

  • Abayisirayiri baalinanga okusaanyaawo ekintu kyonna ekyabangako obulwadde bw’ebigenge buleme kusaasaana. Abakristaayo nabo balina okuba abeetegefu okulekayo ekintu kyonna, ne bwe kiba nti bakyagala nnyo, bwe kiba nti kiyinza okubaleetera okumenya amateeka ga Yakuwa. (Mat 18:8, 9) Muno muyinza okuzingiramu emize, emikwano, n’eby’okwesanyusaamu

Omukazi amaliridde okuleka omuze gwe yalina ogw’okunywa ennyo omwenge.

Omukristaayo ayinza atya okukiraga nti mumalirivu okugondera Yakuwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share