LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Jjanwali lup. 8
  • Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Yakuwa Akuwa Eddembe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
  • Yakuwa Ayawulawo Abantu Be
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Yagabanyaamu Ensi mu Ngeri ey’Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjanwali lup. 8

Abayisirayiri abaali abaddu nga baddayo mu maka gaabwe ne ku butaka bwabwe mu mwaka gwa Jjubiri

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso

Omwaka gwa Jjubiri gwayambanga Abayisirayiri okwewala okuba mu mabanja agatakoma n’obwavu (Lev 25:10; it-1-E lup. 871; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Okutunda ettaka kwabeeranga nga kugaba liizi nga basinziira ku muwendo gw’ebimera ebyandikunguddwa ku ttaka eryo (Lev 25:15; it-1-E lup. 1200 ¶2)

Yakuwa yawanga abantu be emikisa bwe baagonderanga etteeka erikwata ku mwaka gwa Jjubiri (Lev 25:18-22; it-2-E lup. 122-123)

Mu kiseera ekitali kya wala, abantu abeesigwa bajja kuganyulwa mu bujjuvu mu Jjubiri ey’akabonero bwe banaaba bafunye eddembe ery’olubeerera okuva mu kibi n’okufa.​—Bar 8:21.

Ebifaananyi: Abantu nga bafuula ensi olusuku lwa Katonda. 1. Bayoola ebifunfugu. 2. Bazimba amayumba era bakola amakubo. 3. Balima mu bimuli.

Biki buli omu ku ffe by’alina okukola okusobola okufuna eddembe Yakuwa ly’atusuubizza?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share