LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Jjulaayi lup. 2
  • Engeri Yakuwa gy’Ayagala Okusinzibwamu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Engeri Yakuwa gy’Ayagala Okusinzibwamu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Emisingi egy’Okugoberera Okusobola Okusala Emisango mu Butuukirivu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Baavu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Bakazi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Obulamu bw’Abantu Bwa Muwendo eri Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjulaayi lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Engeri Yakuwa gy’Ayagala Okusinzibwamu

Abayisirayiri baalinanga okugondera Yakuwa, okumwagala, era n’okumuweereza n’omutima gwabwe gwonna n’obulamu bwabwe bwonna (Ma 11:13; it-2-E lup. 1007 ¶4)

Baali balina okumalirawo ddala okusinza kwonna okw’obulimba (Ma 12:2, 3)

Abantu bonna baalina okusinziza mu kifo kimu (Ma 12:11-14; it-1-E lup. 84 ¶3)

Yakuwa ayagala abantu be bamusinze n’omutima gwabwe gwonna era n’obulamu bwabwe bwonna, beewale okusinza kwonna okw’obulimba, era babeere bumu.

Ebifaananyi: Abantu bakola ebisanyusa Yakuwa. 1. Mwannyinaffe omukadde ng’abuulira oyo amulabirira. 2. Omusajja ng’ayokya ebintu ebyekuusa ku by’obusamize. 3. Bannyinaffe basatu ab’amawanga ag’enjawulo nga bali ku lukuŋŋaana olunene.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share