EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Okulyamu Abalala Olukwe Kintu Kibi Nnyo!
Derira yalyamu Samusooni olukwe olw’okwagala ssente (Bal 16:4, 5; w12 4/15 lup. 9 ¶4)
Derira yabeeba Samusooni okutuusa Samusooni lwe yamubikkulira ekyama (Bal 16:15-18; w05 3/1 lup. 11 ¶4)
Abakristaayo basaanidde okuba abeesigwa eri abo be babeera nabo mu maka, n’eri bakkiriza bannaabwe mu kibiina (1Se 2:10; w12 4/15 lup. 11-12 ¶15-16)
Yakuwa awa abantu abeesigwa emikisa.—Zb 18:25, 26.