LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Maayi lup. 10
  • Tokkiriza Kufugibwa Kwegomba Kubi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tokkiriza Kufugibwa Kwegomba Kubi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • ‘Okwegomba Kuzaala Ekibi, Ekibi ne Kireeta Okufa’
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • “Mukyusibwe nga Mufuna Endowooza Empya”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Dawudi Yalaga Okwagala Okutajjulukuka
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2019
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 10
Dawudi ng’ali ku kasolya k’ennyumba ye ng’atunuulira Basuseba.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Tokkiriza Kufugibwa Kwegomba Kubi

Dawudi yakkiriza okwegomba okubi okukula mu mutima gwe (2Sa 11:2-4; w21.06 lup. 17 ¶10)

Dawudi yakozesa bubi obuyinza bwe okusobola okukweka ekibi kye yali akoze (2 Sa 11:5, 14, 15; w19.09 lup. 17 ¶15)

Dawudi yafuna ebizibu eby’amaanyi ebyava mu kibi kye yakola (2Sa 12:9-12; w18.06 lup. 17 ¶7)

Kitwetaagisa okwefuga okusobola okwewala okutunuulira oba okulowooza ku bintu ebitasaana. (Bag 5:16, 22, 23) Yakuwa asobola okutuyamba ne tulwanyisa okwegomba okubi ne kutakula mu mitima gyaffe.

WEEBUUZE, ‘Mbeera ki ezinneetaagisa okufuba okufuga ebirowoozo byange?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share