LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 7
  • Weefiiriza Okusobola Okubaako ky’Owaayo?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Weefiiriza Okusobola Okubaako ky’Owaayo?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • “Kiki Kye Tuyigira ku Luyimba Oluyitibwa ‘Omutego’?”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Amalala Gaaviirako Abusaalomu Okujeema
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Yakuwa Katonda wa Bwenkanya
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Weesige Yakuwa Okukuyamba
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Weefiiriza Okusobola Okubaako ky’Owaayo?

Yakuwa yagamba Dawudi okuzimba ekyoto mu kifo awaali egguuliro lya Alawuna (2Sa 24:18)

Alawuna yali ayagala kuwa Dawudi ekifo ekyo n’ensolo ez’okuwaayo nga ssaddaaka ku bwereere (2Sa 24:21-23)

Dawudi yali tayagala kuwaayo ssaddaaka eri Katonda nga talina ky’asasudde (2Sa 24:24, 25; it-1-E lup. 146)

Ebifaananyi: Engeri ezitali zimu ez’okuwaayo. 1. Ab’oluganda ne bannyinaffe nga bazimba Ekizimbe ky’Obwakabaka. 2. Mwannyinaffe omukulu mu myaka ng’ateeka ssente mu kasanduuko. 3. Ow’oluganda ne mukyala we nga buulira ku kagaali. 4. Ab’oluganda ne bannyinaffe nga batikka ebintu eby’okuyamba abo abakoseddwa obutyabaga.

Yakuwa asanyuka bwe tuwaayo kyeyagalire ebiseera byaffe, amaanyi gaffe, n’ebintu byaffe okuwagira emirimu gy’Obwakabaka. (w12 1/15 lup. 18 ¶8) Biruubirirwa ki by’oyinza okweteerawo okusobola okwongera ku “ssaddaaka ey’okutendereza” gy’owaayo eri Yakuwa?​—Beb 13:15.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share