LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Ssebutemba lup. 6
  • Lwaki Kikulu Okubeera Omumativu n’Okuba Omwetoowaze?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Lwaki Kikulu Okubeera Omumativu n’Okuba Omwetoowaze?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • “Amangu Ago ne Nsaba”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Engeri Gye Tuyinza Okufuna Emikisa gya Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Ebiri mu Bayibuli Bituufu, Tebyayiiyizibwa Buyiiyizibwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • B8 Yeekaalu Sulemaanyi Gye Yazimba
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Ssebutemba lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Lwaki Kikulu Okubeera Omumativu n’Okuba Omwetoowaze?

Nnabbi wa Yakuwa yagaana ebirabo eby’ebbeeyi Yerobowaamu bye yali amuwa (1Sk 13:7-10; w08 8/15 lup. 7 ¶4)

Oluvannyuma nnabbi wa Yakuwa yajeemera ekiragiro kya Yakuwa ekyali kitegeerekeka obulungi (1Sk 13:14-19; w08 8/15 lup. 11 ¶15)

Obujeemu bwa nnabbi oyo bwamuviirako okufiirwa obulamu bwe (1Sk 13:20-22; w08 8/15 lup. 7 ¶10)

Abazadde nga boogera ku nnyingiza yaabwe n’ensaasaanya yaabwe ng’eno abaana baabwe bali mu luggya bazannya.

Bwe tuba abamativu ne bye tulina era ne tunoonya obulagirizi bwa Yakuwa nga tulina bye tusalawo, kituyamba okwewala ebizibu bingi.​—1Ti 6:8-10.

WEEBUUZE: ‘Nnyinza ntya okukiraga nti ndi mumativu n’ebyetaago by’obulamu bye nnina? Nnyinza ntya okukiraga nti ndi mwetoowaze nga nnina bye nsalawo?’​—Nge 3:5; 11:2.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share