EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weeyune Yakuwa Akubudeebude
Eriya yatya nnyo era n’adduka okusobola okutaasa obulamu bwe (1Sk 19:3, 4; w19.06 lup. 15 ¶5)
Yakuwa alina ebintu bye yakolawo okumuyamba, era yamulaga amaanyi ge mu ngeri ewuniikiriza (1Sk 19:5-7, 11, 12; ia lup. 103 ¶13; lup. 106 ¶21)
Yakuwa yamuwa emirimu egy’okukola (1Sk 19:15-18; ia lup. 106 ¶22)
Leero, okuyitira mu Kigambo kye Bayibuli, Yakuwa naffe atulaga nti atufaako era atuwadde n’omulimu ogw’okukola.—1Ko 15:58; Bak 3:23.