Dawudi afunira Sulemaani abantu ab’okuzimba yeekaalu n’ebintu eby’okukozesa mu kuzimba
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Yamba Abavubuka Okukulaakulana
Dawudi yali akimanyi nti Yakuwa yandiyambye Sulemaani okulabirira omulimu gw’okuzimba yeekaalu okutuusa lwe gwandiwedde (1By 22:5; w17.01 lup. 29 ¶8)
Dawudi yakubiriza Sulemaani okwesiga Yakuwa era akole omulimu (1By 22:11-13)
Dawudi yakola kyonna kye yali asobola okuyamba Sulemaani (1By 22:14-16; w17.01 lup. 29 ¶7; laba ekifaananyi kungulu)
WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okuyamba abavubuka mu kibiina kyange okuweereza Yakuwa n’essanyu?’—w18.03 lup. 11-12 ¶14-15.