BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Bye Tuyinza Okwogerako
Omulundi Ogusooka
Ekibuuzo: Ddala Katonda awulira okusaba kwaffe?
Ekyawandiikibwa: Zb 65:2
Eky’okulekawo: Biki bye tuyinza okwogerako nga tusaba?
Okuddiŋŋana
Ekibuuzo: Biki bye tuyinza okwogerako nga tusaba?
Ekyawandiikibwa: 1Yo 5:14
Eky’okulekawo: Katonda addamu atya essaala zaffe?