LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maaki lup. 15
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba w’Otuuse
    Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 15

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa

Buli lunaku tuba n’ebintu bingi bye tulina okusalawo. Abantu bangi mu nsi basalawo nga basinziira ku nneewulira yaabwe, oba bagoberera bugoberezi ekyo abasinga obungi kye baba basazeewo. (Kuv 23:2; Nge 28:26) Ku luuyi olulala, abo abeesiga Yakuwa ‘bamulowoozaako’ nga bakolera ku misingi gya Bayibuli bwe baba balina kye baagala okusalawo.​—Nge 3:5, 6.

Wandiika embeera buli kimu ku byawandiikibwa bino wammanga mwe kisobola okukuyambira okusalawo obulungi.

  • Mat 6:33

  • Bar 12:18

  • 1Ko 10:24

  • Bef 5:15, 16

  • 1Ti 2:9, 10

  • Beb 13:5

MULABE VIDIYO, KOPPA ABO ABAALINA OKUKKIRIZA, SO SI ABO ABATAALINA KUKKIRIZA​—MUSA, SO SI FALAAWO, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Koppa Abo Abaalina Okukkiriza, So Si Abo Abataalina Kukkiriza​—Musa, So Si Falaawo.” Ow’oluganda agenda ku lukuŋŋaana olunene bamukubira essimu nga bamwetaaga ku mulimu mu bwangu.

Ekyokulabirako ekimu ekiri mu Bayibuli kyayamba kitya ow’oluganda okusalawo obulungi?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share