LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Jjulaayi lup. 4
  • Engeri Ezera Gye Yeeyisaamu Yaweesa Yakuwa Ekitiibwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Engeri Ezera Gye Yeeyisaamu Yaweesa Yakuwa Ekitiibwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Ezera Yayigiriza Abantu Amateeka ga Katonda
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Ezera
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Osobola Okuba Omukakafu nti Yakuwa Ajja Kukuyamba mu Biseera Ebizibu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Yakuwa Ayagala Tumuweereze nga Tetuwalirizibwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Engeri Ezera Gye Yeeyisaamu Yaweesa Yakuwa Ekitiibwa

Ezera yakkiriza Ekigambo kya Katonda okukwata ku mutima gwe n’okumuleetera okubaako ky’akolawo (Ezr 7:10; w00 10/1 lup. 23-24 ¶8)

Ezera yayamba abalala okulaba amagezi ga Katonda (Ezr 7:25; si-E lup. 75 ¶5)

Olw’okuba Ezera yeetoowaza mu maaso ga Katonda, yali mukakafu nti Yakuwa yandimuwadde obulagirizi era nti yandimukuumye (Ezr 8:21-23; it-1-E lup. 1158 ¶4)

Ow’oluganda nga mukama we amusiima olw’okukola obulungi emirimu.

Engeri ey’amagezi Ezera gye yeeyisaamu yaviirako kabaka okumukwasa obuvunaanyizibwa obw’amaanyi. Okufaananako Ezera, naffe tusobola okuweesa Yakuwa ekitiibwa okuyitira mu nneeyisa yaffe.

WEEBUUZE, ‘Abantu abataweereza Yakuwa banzisaamu ekitiibwa olw’okuba nkolera ku mitindo gya Yakuwa?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share