LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Ssebutemba lup. 12
  • Okwagala Kwa Katonda Okutajjulukuka Kutukuuma Okuva Eri Obulimba Bwa Sitaani

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okwagala Kwa Katonda Okutajjulukuka Kutukuuma Okuva Eri Obulimba Bwa Sitaani
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Yakuwa Akulaga Okwagala Okutajjulukuka
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Oyinza Otya Okufuuka Mukwano gwa Katonda?
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Yobu Yagulumiza Erinnya lya Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Tuyinza Tutya Okukiraga nti Twagala Yakuwa?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Ssebutemba lup. 12

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okwagala Kwa Katonda Okutajjulukuka Kutukuuma Okuva Eri Obulimba Bwa Sitaani

Sitaani ayagala abantu balowooze nti ebintu ebibi ebibatuukako Yakuwa y’abireeta (Yob 8:4)

Ayagala tulowooze nti Yakuwa tafaayo oba nga tukuuma obwesigwa bwaffe oba nedda (Yob 9:​20-22; w15 7/1 lup. 12 ¶3)

Okwagala Kwa Yakuwa okutajjulukuka kutuyamba obutabuzaabuzibwa bulimba bwa Sitaani (Yob 10:12; Zb 32:​7, 10; w21.11 lup. 6 ¶14)

Mwannyinaffe ng’afumiitiriza ku mikisa gy’afunye era ng’agiwandiika. Akafaananyi akamu akatono kalaga ng’omwami ne mukyala we bamuleetedde eby’okulya, mu kalala, nga mwannyinaffe amugwa mu kafuba ku Kizimbe ky’Obwakabaka, ate mu kalala ng’alaba programu ya “JW Broadcasting.”

GEZAAKO KINO: Bw’oba oyolekagana n’ekizibu, laba engeri ezitali zimu Yakuwa gy’akuyambamu, oziwandiike, era ozejjukanyenga.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share