EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Toyabuliranga Bakkiriza Banno”
Ab’eŋŋanda za Yobu baalekera awo okukolagana naye (Yob 19:13)
Abaana abato n’abaweereza ba Yobu baalekera awo okumussaamu ekitiibwa (Yob 19:16, 18)
Mikwano gya Yobu egy’oku lusegere gyamwefuulira (Yob 19:19)
WEEBUUZE, Nnyinza ntya okweyongera okukiraga nti njagala mukkiriza munnange ayolekagana n’ekizibu?—Nge 17:17; w22.01 lup. 16 ¶9; w21.09 lup. 30 ¶16; w90-E 9/1 lup. 22 ¶20.