LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w24 Maaki lup. 32
  • Okusonyiwa Ebibi ng’Ekinunulo Tekinnaweebwayo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okusonyiwa Ebibi ng’Ekinunulo Tekinnaweebwayo
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2024
  • Similar Material
  • Ekinunulo—Kirabo kya Katonda Ekisingayo Obulungi
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Ekinunulo—Ekirabo eky’Omuwendo Ennyo Katonda Kye Yatuwa
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Weeyongere Okusiima Ekinunulo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Yakuwa Akola Enteekateeka ‘y’Ekinunulo ku lw’Abangi’
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2024
w24 Maaki lup. 32

AMAKULU G’EBIMU KU EBYO EBYOGERWAKO MU BAYIBULI

Okusonyiwa Ebibi ng’Ekinunulo Tekinnaweebwayo

Abantu basonyiyibwa ebibi okuyitira mu ssaddaaka Yesu gye yasasula n’omusaayi gwe yokka. (Bef. 1:7) Kyokka Bayibuli egamba nti: “Katonda . . . yayoleka obugumiikiriza n’asonyiwa ebibi abantu bye baakola mu biseera eby’emabega,” kwe kugamba, nga Yesu tannawaayo kinunulo. (Bar. 3:25) Ekyo Yakuwa yali ayinza atya okukikola ate n’asigala ng’anyweredde ku mutindo gwe ogw’obwenkanya?

Yakuwa yasuubiza “ezzadde” eryandibadde lirokola abo abamukkiririzaamu era abakkiririza mu bisuubizo bye. (Lub. 3:15; 22:18) Bwe yasuubiza abantu “ezzadde” eryo, yalinga amaze okuwaayo ekinunulo. Yali mukakafu nti mu kiseera ekituufu, Omwana we eyazaalibwa omu yekka kyeyagalire yandiwaddeyo ekinunulo. (Bag. 4:4; Beb. 10:​7-10) Yesu bwe yali ku nsi, Yakuwa yamuwa obuyinza okusonyiwa abantu ebibi nga n’ekinunulo tekinnaweebwayo. Yasonyiwa abantu abaalina okukkiriza ng’asinziira ku ssaddaaka gye yali agenda okuwaayo.—Mat. 9:​2-6.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share