LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ijwbq ekitundu 8
  • Ddala Katonda Alina Ekifo ky’Abeeramu?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ddala Katonda Alina Ekifo ky’Abeeramu?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Bayibuli ky’Egamba
  • “Mukama Waffe, Tuyigirize Okusaba”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • Ensi Empya Katonda Gye Yasuubiza
    Beera Bulindaala!
  • Katonda Muntu wa Ddala?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Tuukirira Katonda ng’Oyitira mu Kusaba
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
ijwbq ekitundu 8
Ensozi ng’enjuba egwa

Ddala Katonda Alina Ekifo ky’Abeeramu?

Bayibuli ky’Egamba

Yee. Katonda alina ekifo ky’abeeramu. Abeera mu ggulu. Lowooza ku bino Bayibuli by’egamba:

Bwe yali asaba, Kabaka Sulemaani yagamba nti: “Owuliranga ng’oyima mu ggulu, ekifo ky’obeeramu.”—1 Bassekabaka 8:43.

Yesu yagamba abayigirizwa be okusaba ‘Kitaabwe ali mu ggulu.’—Matayo 6:9.

Oluvannyuma lwa Yesu okuzuukira, yayingira ‘mu ggulu mmwennyini, okulabika mu maaso ga Katonda.’—Abebbulaniya 9:24.

Ebyawandiikibwa ebyo biraga nti Yakuwa Katonda ddala gy’ali era nti tabeera buli wamu, naye abeera mu ggulu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share