LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • ijwfq ekitundu 30
  • Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakozesa Musaalaba mu Kusinza?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakozesa Musaalaba mu Kusinza?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
  • Similar Material
  • Ensonga Lwaki Abakristaayo ab’Amazima Tebakozesa Musaalaba mu Kusinza
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakozesa Musaalaba mu Kusinza?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
  • Omusaalaba
    Zuukuka!—2017
  • Ddala Yesu Yafiira ku Musaalaba?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
ijwfq ekitundu 30

Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakozesa Musaalaba mu Kusinza?

Abantu bangi batwala omusaalaba ng’akabonero akakulu ak’abagoberezi ba Kristo. Wadde ng’Abajulirwa ba Yakuwa tuli bagoberezi ba Kristo, tetukozesa musaalaba mu kusinza. Lwaki?

Ensonga emu eri nti Bayibuli eraga nti Yesu teyafiira ku musaalaba wabula ku kikondo. Ate era Bayibuli egamba Abakristaayo ‘okudduka okusinza ebifaananyi,’ era ng’ekyo kizingiramu obutakozesa musaalaba mu kusinza.—1 Abakkolinso 10:14; 1 Yokaana 5:21.

Yesu yagamba nti: “Ku kino bonna kwe banaategeereranga nti muli bayigirizwa bange–bwe munaayagalananga.” (Yokaana 13:34, 35) Bwe kityo, Yesu yalaga nti okwagalana kwe kwandyawuddewo abagoberezi be ab’amazima, so si musaalaba oba ekifaananyi ekirala kyonna.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share