Footnote
a Mu nzivuunula za Bayibuli nnyingi baggya erinnya lya Katonda mu bifo mwe lirina okubeera ne bassaawo ekitiibwa “Mukama,” ate mu nzivuunula endala baalissa mu nnyiriri zimu na zimu oba mu bugambo obuli wansi. Enkyusa ey’Ensi Empya eteeka erinnya lya Katonda mu bifo byonna mwe lirina okubeera.