Footnote
c Obulombolombo Abababulooni bwe baalina oboolyawo bwayongera eky’amagero kino okuba eky’entiisa. Ekitabo Babylonian Life and History kigamba: “Okugatta ku nnamungi wa bakatonda Abababulooni be baasinzanga, baali bakkiririza nnyo mu myoyo, ne kiba nti essaala zaabwe eri emyoyo zoogerwako nnyo mu bitabo byabwe eby’eddiini.”