Footnote
d Ekitabo Biblical Archaeology Review kigamba: “Abababulooni abakugu baali bawandiise mu bitabo obubonero obwoleka akabi nkumi na nkumi. . . . Berusazza bwe yabasaba okumutegeeza amakulu g’ekiwandiiko ekyali ku kisenge, awatali kubuusabuusa, abasajja abo abagezigezi ab’omu Babulooni, baakebera mu bitabo byabwe bino ebirimu obubonero obw’akabi. Naye tebyabayamba.”