Footnote
a Obufuzi kirimaanyi omusanvu obw’amakulu ag’enjawulo mu Baibuli ye Misiri, Bwasuli, Babulooni, Bumeedi ne Buperusi, Buyonaani, Rooma, ne Bungereza n’Amereka. Buno bwonna bugwana okulowoozebwako kubanga bubadde n’akakwate n’abantu ba Yakuwa.