Footnote
a Mu biseera by’edda, ababazzi baakozesebwanga mu kuzimba amayumba, okubajja eby’omu nnyumba, n’ebikozesebwa mu bulimi n’obulunzi. Omuwandiisi ayitibwa Justin Martyr, eyaliwo mu kyasa eky’okubiri E.E., yawandiika bw’ati ku Yesu: “Yabajjanga, ng’akola enkumbi n’ebikoligo.”