Footnote
d Mu mwaka gwa 33 E.E, mu Yerusaalemi muyinza okuba nga mwalimu Abafalisaayo nga 6,000 n’Abasaddukaayo abatonotono. Ekyo kituyamba okulaba ensonga endala lwaki Abafalisaayo n’Abasaddukaayo baatya nnyo okulaba ng’enjigiriza za Yesu zeeyongera okusaasaana.