Footnote
a Ng’ekyokulabirako, Abafirisuuti baawera abaweesi mu Isirayiri. Abayisirayiri baalinanga kugenda eri Abafirisuuti okuwagala ebintu byabwe bye baakozesanga mu nnimiro. Baabasasuzanga ssente ezenkana ezo omuntu ze yakoleranga okumala ennaku eziwera.—1 Sam. 13:19-22.