Footnote
b Ekyokulabirako ekisembyeyo ekiri mu Ebikolwa 20:35, Pawulo yekka ye yakijulizaako, wadde ng’amakulu agali mu bigambo ebyo gasangibwa mu Njiri zonna. Kiyinzika okuba nti Pawulo yategeezebwa ebigambo ebyo (oboolyawo omuyigirizwa omulala eyawulira nga Yesu abyogera oba okuva eri Yesu kennyini eyali azuukidde) oba okuyitira mu kwolesebwa.—Ebikolwa 22:6-15; 1 Abakkolinso 15:6, 8.