Footnote
a Enjawulo eriwo wakati ‘w’okubeerawo’ kw’omutume Pawulo era ‘n’obutabeerawo’ bwe ebyogerwako mu 2 Abakkolinso 10:10, 11 ne Abafiripi 2:12 eraga bulungi amakulu g’ekigambo pa·rou·siʹa. Okumanya ebisingawo, laba Insight on the Scriptures, Omuzingo 2, olupapula 676-9.