Footnote
c Ekiseera “omulembe guno” we gubeererawo kirabika kye kimu n’ekyo okwolesebwa okusooka okw’omu kitabo ky’Okubikkulirwa mwe kutuukiririzibwa. (Kub. 1:10–3:22) Okwolesebwa okwo kwatandika okutuukirizibwa mu 1914 era kwa kukoma ng’asembayo ku baafukibwako amafuta afudde era n’azuukizibwa.—Laba Revelation—Its Grand Climax At Hand! olupapula 24, akatundu 4.