Footnote
a Asa ayinza okuba nga yaggyawo ebifo ebigulumivu abantu we baasinzizanga bakatonda ab’obulimba, n’alekawo ebyo we baasinzizanga Yakuwa. Oba kiyinzika okuba nti ebifo ebigulumivu byazimbibwa mu kiseera ky’obufuzi bwe ekyasembayo, nga bino mutabani we Yekosofaati bye yaggyawo.—1 Bassek. 15:14; 2 Byom. 15:17.