Footnote
a Wadde ng’ebigambo “omuzadde ali obwannamunigina” tebiri mu Baibuli, ebigambo “nnamwandu” ne “omwana atalina Kitaawe” bikozesebwa enfunda n’enfunda. Kino kiba kiraga nti abazadde abali obwannamunigina baaliwo mu biseera bya Baibuli.—Isaaya 1:17.