Footnote a Ekyewuunyisa kiri nti nga wayise ebyasa kkumi oluvannyuma lw’okufa kwa Dawudi, bamalayika bangi balangirira okuzaalibwa kwa Masiya eri abasumba abaali ku ttale nga balunda endiga zaabwe okumpi ne Besirekemu.—Luk. 2:4, 8, 13, 14.