Footnote c Kino kyaliwo ku nkomerero y’emyaka essatu n’ekitundu Abayudaaya ab’omubiri mwe baali baweereddwa akakisa okukkiriza okuba mu ggwanga eriggya ery’omwoyo. Era kino kyali kyayogerwako mu bunnabbi obukwata ku wiiki 70 ez’emyaka.—Dan. 9:27.