Footnote
e Nga Noovemba 22, 2010, abalamuzi bataano abali ku ddaala erisingayo okuba erya waggulu mu kkooti ya Bulaaya baagaana okukkiriza okusaba kwa gavumenti ya Russia eyali eyagala omusango ogukwata ku Bajulirwa guddemu okuwulirwa. Ekyo kyalaga nti ebyo ebyali bisaliddwawo kkooti eyo nga, Jjuuni 10, 2010, byali bya nkomeredde era bisaanidde okukolerwako.