Footnote
c Bayibuli ekiraga bulungi nti Yesu yakola ekyamagero ekyasooka oluvannyuma lw’okubatizibwa. (Yokaana 2: 1-11) Okumanya ebisingawo ebikwata ku bitabo by’enjiri ebipya, laba ekitundu ekirina omutwe ogugamba nti “Ebitabo by’Enjiri Ebipya—Birimu Amazima Agakwata ku Yesu Agatali mu Bayibuli?” ekiri ku lupapula 18.