Footnote
a Katonda we yasuubiriza Dawudi “ezzadde” oba omwana eyandisikidde entebe ya Dawudi ey’obwakabaka, Abusaalomu yali yamala dda okuzaalibwa. N’olwekyo, Abusaalomu ateekwa okuba nga yali akimanyi nti Yakuwa yali tamulonze kuba musika wa Dawudi.—2 Sam. 3:3; 7:12.