Footnote
a Ab’oluganda abo era baababuuza nti, “Ngeri ki gy’osinga okwagala omukadde abe nayo?” Abasinga obungi ku bo baagamba nti, “Alina okuba ng’atuukirikika.” Omunaala gw’Omukuumi gwe tunaafuna mu maaso awo gujja kulaga ensonga lwaki omukadde asaanidde okuba ng’atuukirikika.