Footnote d Kayisaali Tiberiyo yasiba Kerode Agulipa mu kkomero eryo (36/37 E.E.) olw’okuba Kerode yagamba nti yali ayagala Kaligula afuuke empula. Kaligula bwe yafuuka empula yafuula Kerode kabaka.—Bik. 12:1.