Footnote
b Okuva 12:5, 6 (NW ): “Ensolo eyo erina okuba nga nnamu bulungi, nga nnume, era nga ya mwaka gumu. Muyinza okugiggya mu ndiga ento ensajja oba embuzi. Mugirabiriranga okutuusa ku lunaku olw’ekkumi n’ennya olw’omwezi guno, era ekibiina kyonna ekya Isirayiri kirigitta akawungeezi ng’obudde tebunnaziba.”