Footnote
a Yakuwa yaleeta ekyeya ekyamala emyaka esatu n’ekitundu asobole okulaga nti Bbaali, katonda abantu gwe baali basinza nga bagamba nti y’atonnyesa enkuba era nti y’agimusa ettaka, wa bulimba. (1 Bassekabaka, essuula 18) Laba ebitundu ebirina omutwe, “Koppa Okukkiriza Kwabwe” ebyafulumira mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Jjanwali 1 ne Jjulaayi 1, 2008.