Footnote a Yusufu yakoma okwogerwako mu bitabo bya Bayibuli eby’Enjiri nga Yesu wa myaka 12 gyokka. Oluvannyuma, Maliyamu n’abaana be abalala be bokka aboogerwako. Lumu Yesu yayitibwa “mutabani wa Maliyamu” so si mutabani wa Yusufu.—Makko 6:3.