Footnote
a Mu kitabo kye ekiyitibwa The Descent of Man, Charles Darwin yanokolayo ebitundu by’omubiri ebitali bimu bye yali alowooza nti “tebirina mugaso.” Omusajja omulala awagira endowooza ya Darwin naye yagamba nti waliwo ebitundu by’omubiri bingi “ebitalina mugaso,” gamba ng’akatundu akali ku kyenda akayitibwa appendix.