Obugambo Obuli Wansi
c Abo abanaazukizibwa okubeera ku nsi bajja kufuna obulamu obutaggwaawo, so si obulamu obutasobola kuzikirizibwa. Okusobola okumanya enjawulo eri wakati w’obulamu obutaggwaawo n’obulamu obutasobola kuzikirizibwa, laba Watchtower eya Apuli 1, 1984, olupapula 30-31.