Footnote
b Ekigambo “Beseri,” kitegeeza ‘Ennyumba ya Katonda.’ (Olubereberye 28:17, 19) Ofiisi z’Abajulirwa ba Yakuwa mu buli nsi ziyitibwa “Beseri.” Abo abaweerereza ku Beseri bakola emirimu egitali gimu okuwagira omulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli ogukolebwa Abajulirwa ba Yakuwa.