Footnote
a Ng’ekyokulabirako, Abayisirayiri bwe baagenda okulwanyisa Abamaleki n’Abakanani nga Katonda tabalagidde, baawangulwa. (Okubala 14:41-45) Nga wayiseewo emyaka mingi, Kabaka Yosiya eyali omwesigwa yalwana olutalo nga Katonda tamulagidde, era teyalutonda.—2 Ebyomumirembe 35:20-24.