Footnote
a Ekitabo ekyo ekiyitibwa Fivefold Psalter kyalimu enkyusa za mirundi etaano ez’ekitabo kya Zabbuli, nga buli nkyusa eri mu muwaatwa gwayo. Ate era kyalimu n’ekipande ekiraga ebitiibwa bya Katonda eby’enjawulo, awamu n’ennukuta ennya ez’Olwebbulaniya ezikiikirira erinnya lya Katonda eziyitibwa Tetragrammaton.