Footnote
a Mu kitundu kino, ebigambo “abanoonyi b’obubudamu” bikozesebwa okutegeeza abantu ababa badduse mu nsi yaabwe ne bagenda mu nsi endala oba ababa bavudde mu kitundu ekimu eky’ensi yaabwe ne bagenda mu kirala olw’entalo, olw’okuyigganyizibwa, oba olw’obutyabaga obugwawo. Kigambibwa nti leero omuntu omu ku buli bantu 113 munoonyi wa bubudamu.