Footnote
a Omukristaayo ayinza okusalawo okuba n’emmundu ekozesebwa mu kuyigga ebisolo eby’okulya, oba ekozesebwa mu kwekuuma ebisolo eby’obulabe. Naye bwe kiba nti emmundu eyo tagikozesa, kiba kya magezi obutagiteekamu masasi oba okugipangulula n’agitereka wala. Bwe kiba nti ensi Omukristaayo gy’alimu tekikkirizibwa kuba na mmundu oba nga bantu bamu na bamu be bakkirizibwa okuba nazo, Omukristaayo alina okugondera amateeka ago.—Bar. 13:1.